Ayokya nga lyanda. Hary Kane yalaze nti sizoni ye esose ebweru wa Bungereza yakutteyo. Yaakateebera Bayern Munich ggoolo 31 mu mipiira 26 sizoni eno. We twasembera okukola emboozi eno mu November 2023, Omungereza Harry Kane, owa Bayern Munich, yali akulembedde banne ku ggoolo 17. Serhou Guirassy, owa Stuttgart, yalina ggoolo 15. Wano twali tukuba ttooci...
Paul Put atandise egyamuleeta
Uganda Cranes yakukozesa akaseera kano nga liigi z’e Bulaaya ziwumuddemu okuttunka mu nzannya ez’omukwano bbiri. Olunaku lw’enkya Uganda yakuttunka ne Comoros ate nga wayise ennaku nnya baakuzannya ne Morocco. Enzannya zombi zaakubeera ku kisaawe kya Stade Grande Marrakech e Morocco. Omutendesi Paul Put bwe yali aweebwa omulimu, yalagibwa okutereeza ttiimu era kino kirabika ky’agezaako okukola....
Put asibidde ku bazannyi: ABAVUDDE E BULAAYA OKUTUUZA GHANA
EGY’OMUKWANO LWAKUTAANO Uganda vs Comoros LWAKUBIRI March 26: Ghana vs Uganda 2026 WC QUALIFIERS JUNE 2024 Uganda vs Botswana Uganda vs Algeria AFCON 2025 OKUSUNSULAMU Omutendera ogusooka: March 18-26, 2024 GHANA VS. UGANDA BWE ZIZZE ZISISINKANA 07/10/17: Uganda 0-0 Ghana 17/01/17: Ghana 1-0 Uganda 07/10/16: Ghana 0-0 Uganda 15/11/14: Uganda 1-0 Ghana 06/09/14: Ghana 1-1...
POLAND, KAZAKHSTAN ZIGOBA TTIKETI
Bagenda kwegwako. Musaayimuto Jamal Musiala owa Bugirimaani ne Kylian Mbappe owa Bufalansa bagenda kunoonyeza ttiimu zaabwe ggoolo EGYA WIIKENDI EURO 2024 QUALIFIER LWAKUNA, MARCH 21 Georgia vs. Luxembourg (Ssaawa 2.00) Wales vs. Finland (Ssaawa 4.45) EGY’OMUKWANO LWAKUTAANO, MARCH 22 Norway vs. Czech Rep. (Ssaawa 2.00) Netherlands vs. Scotland (Ssaawa 4.45) LWAMUKAAGA, MARCH 23 Ireland...
EZA FA CUP ZIGOBYE BUMALE
Empaka za FA Cup zigenda kutojjera olunaku lwa leero nga mu gigenda okuzannyibwa Crystal Palace yakuttunka ne Everton. Wabula olwenkya ogwa Tottenham ne Burnley nagwo gwakunyuma nga bano banoonya kuwangula kikopo kino oluvannyuma lw’emyaka egisoba mu kkumi nga tebakikwatako. Ebikwata ku nsiitaano za FA Cup bingi tubikuleetedde. Mu Uganda Premier League Bul FC ebadde etambudde...
Kampala Queens eri mu ‘kkomera’
FUFA WOMEN SUPER LEAGUE LWAMUKAAGA UCU Lady Cardinals vs Rines SS SSANDE Kampala Queens vs She Maroons Wakiso Hill vs Lady Doves Asubo Gafford Ladies vs Kawempe Muslim Ku Ssande eno, ekibanyi kyakugwa n’amenvu nga kkiraabu ez’enjawulo ezizannyira mu liigi y’eggwanga ey’abakyala, Fufa Women Super League zittunka ku bisaawe eby’enjawulo okwetooloola eggwanga. Ku Philip Omondi...
Ebikulu Ebibadde mu kitundu kya Liigi ekisooka
Oluvannyuma lw’emipiira 15, StarTimes Uganda Premier League egenda mu luwummula ekomewo ku ntandikwa y’omwezi ogujja. Bingi ebikutte abalabi omubabiro wabula nga bulijjo, Ennyanda ekuggyiddeyo ebyo ebisinze okukola amawulire. Arua Hill ekkirira Bangi baagwa mu mukwano ne Arua Hill ng’eyingidde mu UPL sizoni bbiri eziyise olw’engeri gye yali ekola ebintu byayo. Yali ttiimu etakaaba mu by’ensimbi,...
Afcon: Amaaso ku Senegal, Morocco ne Nigeria
EGIGGULAWO LWAMUKAAGA, JANUARY 13 Ivory Coast vs. Guinea-Bissau (Ssaawa 2.00) SSANDE, JANUARY 14 Nigeria vs. E. Guinea (Ssaawa 8.00) Egypt vs. Mozambique (Ssaawa 11.00) Ghana vs. Cape Verde (Ssaawa 2.00) MMANDE, JANUARY 15 Senegal vs. Gambia (Ssaawa 8.00) Cameroon vs. Guinea (Ssaawa 11.00) Algeria vs. Angola (Ssaawa 2.00) Oluvannyuma lw’okulindira emyezi mukaaga, empaka za Africa...
De Bruyne akomyewo mu city, Afcon egenda kukosa Spurs
LWAMUKAAGA, JANUARY 13 Chelsea vs. Fulham (Ssaawa 9.30) Newcastle vs. Man City (Ssaawa 2.30) SSANDE, JANUARY 14 Everton vs. Aston Villa (Ssaawa 11.00) Man Utd vs. Tottenham (Ssaawa 1.30) MMANDE, JANUARY 15 Brighton vs. Luton Town (Ssaawa 4.45) Empaka za Premier League ziddamu okubumbujja mu mwaka omupya wiikendi eno. Ku ntikko, obubonero mukaaga bwe...
Abanene balwanirira Super Cup
ENSISINKANO Osasuna 1-2 Barcelona Barcelona 1-0 Osasuna Osasuna 1-2 Barcelona Barcelona 4-0 Osasuna Barcelona 2-2 Osasuna We twaggidde mu kyapa eggulo nga Real Madrid yeetegekera muliraanwa Atletico Madrid mu semi ya Spanish Super Cup mu Al-Awwal Park Stadium mu Saudi Arabia yenna eyayiseeko waakuttunka n’omuwanguzi wakati wa Barcelona ne Osasuna, ezittunka leero ekiro. Ekikopo kino...











