ABAWALA: J.Nakawala, P.Nangonzi, S.Naamala, A.Nampeera ABALENZI: J.Ssenyonga, S.Mbabazi, J.Sebatindira, S.Nsereko Musaayimuto Joseph Sebatindira y’omu ku bazannyi omunaana abaayiseewo okukiikirira eggwanga mu mpaka za Africa ezinabeerayo mu March w’omwaka guno mu kibuga Accra e Ghana. Sebatindira ow’emyaka omwenda nga muyizi y’akyasinze obuto ku bazannyi omunaana abaayiseewo nga bayita mu mpaka ez’ategekeddwa ku MTN Arena e Lugogo...
Liigi y’eggwanga ey’ensero ekomyewo
Egisookawo KIU Titans vs Nam Blazers Livingstone vs JT Jaguars Nga wasigadde wiiki bbiri zokka liigi y’eggwanga ey’omuzannyo gw’ensero, National Basketball League eddemu okutojjera, ekibiina ekitwala omuzannyo guno mu ggwanga Fuba kyaddaaki kifulumizza olukalala lw’enzannya ezigenda okuzannyibwa mu luzannya olusooka olwa regular season. KIU Titans, abaamalira mu kifo ekyokubiri sizoni ewedde be bagenda okuggulawo ne...
Ebikulu Ebibadde mu kitundu kya Liigi ekisooka
Oluvannyuma lw’emipiira 15, StarTimes Uganda Premier League egenda mu luwummula ekomewo ku ntandikwa y’omwezi ogujja. Bingi ebikutte abalabi omubabiro wabula nga bulijjo, Ennyanda ekuggyiddeyo ebyo ebisinze okukola amawulire. Arua Hill ekkirira Bangi baagwa mu mukwano ne Arua Hill ng’eyingidde mu UPL sizoni bbiri eziyise olw’engeri gye yali ekola ebintu byayo. Yali ttiimu etakaaba mu by’ensimbi,...
Afcon: Amaaso ku Senegal, Morocco ne Nigeria
EGIGGULAWO LWAMUKAAGA, JANUARY 13 Ivory Coast vs. Guinea-Bissau (Ssaawa 2.00) SSANDE, JANUARY 14 Nigeria vs. E. Guinea (Ssaawa 8.00) Egypt vs. Mozambique (Ssaawa 11.00) Ghana vs. Cape Verde (Ssaawa 2.00) MMANDE, JANUARY 15 Senegal vs. Gambia (Ssaawa 8.00) Cameroon vs. Guinea (Ssaawa 11.00) Algeria vs. Angola (Ssaawa 2.00) Oluvannyuma lw’okulindira emyezi mukaaga, empaka za Africa...
De Bruyne akomyewo mu city, Afcon egenda kukosa Spurs
LWAMUKAAGA, JANUARY 13 Chelsea vs. Fulham (Ssaawa 9.30) Newcastle vs. Man City (Ssaawa 2.30) SSANDE, JANUARY 14 Everton vs. Aston Villa (Ssaawa 11.00) Man Utd vs. Tottenham (Ssaawa 1.30) MMANDE, JANUARY 15 Brighton vs. Luton Town (Ssaawa 4.45) Empaka za Premier League ziddamu okubumbujja mu mwaka omupya wiikendi eno. Ku ntikko, obubonero mukaaga bwe...
Abanene balwanirira Super Cup
ENSISINKANO Osasuna 1-2 Barcelona Barcelona 1-0 Osasuna Osasuna 1-2 Barcelona Barcelona 4-0 Osasuna Barcelona 2-2 Osasuna We twaggidde mu kyapa eggulo nga Real Madrid yeetegekera muliraanwa Atletico Madrid mu semi ya Spanish Super Cup mu Al-Awwal Park Stadium mu Saudi Arabia yenna eyayiseeko waakuttunka n’omuwanguzi wakati wa Barcelona ne Osasuna, ezittunka leero ekiro. Ekikopo kino...
Bayern ne Leverkusen zittukizza olutalo lw’entikko ya Bundesliga
ENSISINKANO Bayern 1-1 Hoffenheim Hoffenheim 0-2 Bayern Hoffenheim 1-1 Bayern Bayern 4-0 Hoffenheim Bayern 4-1 Hoffenheim Oluvannyuma lw’okuwummulamu okuva mu makkati ga December, Bayern Munich ne Bayer Leverkusen zizzeemu okuttunka nga zirwanira German BundesligaLeverkusen yeekulembedde n’obubonero 42 mu mipiira 16 ate Bayern yaakubiri ku bubonero 38 mu mipiira 15. Ekitegeeza ne Bayern ne bw’ekuba Hoffenheim...
Premier ekomawo, Afcon etandika
Manchester United ku Ssande eno yaakuttunka ne Tottenham mu lutalo olw’okulaba nga esenvula okuva mu kifo ekyomunaana okudda waggulu mu liigi. Bano era batunuulidde n’okwesasuza Tottenham eyabakuba ggoolo 2-0 e London nga liigi y’akatandika. Yo Tottenham eri mu kifo kyakutaano mu liigi era zinadda okunywa nga ttiimu zombi zinoonya okudda ku mwanjo. Mu mulala Man...
Peace ekkubo ly’obutendesi akutte ddungi
Peace Proscovia ye muzannyi wa netball asinga ettutumu mu Uganda, naye tubadde tutandise okumwerabira, anti abadde takyakiika mu mpaka nnene. Mu mpaka za Commonwealth Games 2022, emipiira egisinga teyagizannya kubanga teyali ffiiti bulungi, ate mu World Cup 2023 teyakiikira ddala. Naye mu mpaka za Netball Test Series e Bungereza ne Nations Cup, nga si muzannyi...
Abatendesi ku bunkenke
Collaboratively administrate turnkey channels whereas virtual e-tailers. Objectively seize scalable metrics whereas proactive e-services. Dynamically procrastinate B2C users after installed base benefits. Dramatically visualize customer directed convergence without revolutionary ROI. Bring to the table win-win survival strategies to ensure proactive domination.













